Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 570 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Sipeeya wa bombardier waali lwakuba bamuseera nnyo – Emuge

Peter Emuge, Head of Engineering owa Uganda Airlines, Peter Emuge avuddeyo nasambajja ebigambibwa nti ennyonyi za CRJ bombardier…

Nakku agiddwa mu lwokaano lw’Abavubuka

Akulira Akakiiko k’Ebyokulonda aka National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi yaggye Fiona Nakku mu lwokaano lw’Omubaka…

Kitalo! Omuwagizi wa NUP Marinos afudde

Kitalo! Munnakibiina kya National Unity Platform Marinos Alexandros nga mutuuze w’e Mbuya eyavaayo nategeeza nga yakayimbulwa mu mwaka…

Omubaka Malende yetabye mukusondera ekkanisa ya St Mary Immaculate ssente zokugula ettaka

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende yetabye mu kusaba ku St Mary…

Munoonye akalulu mu ngeri eyobuvunaanyizibwa, temwevuma – NUP EMC

Ekibiina kya National Unity Platform olunaku lweggulo kyatuuzizza olukiiko wakati wa Bannakibiina 2 abegwanyiza ekifo ky’Omubaka omukyala owa…

Bannakibiina kya NUP okuli Eddie Mutwe baguddwako emisango emirala

Olunaku olwaleero Bannamateeka ba Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Kivumbi Achileo, Eddie Mutwe, Gadafi, ne Wakabi Smart…

Mugenda kunnyonyola lwaki mwagulira Uganda Airlines ennyonyi enkadde – Hon. Medard Lubega Sseggona (COSASE)

Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akolondoola emirimu egikolebwa ebitongole bya Gavumenti aka COSASE bawuunikiridde olunaku lweggulo bwebategeezeddwa…

NUP ewakanyizza enongosereza mu tteeka lya UPDF

Abakulembeze okuva mu National Unity Platform nga bakulembeddwamu Ssaabawandiisi w’Ekibiina David Lewis Rubongoya, Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Joel…

Akalulu ka NRM e Ssembabule kadiddwamu

Ebyokwerinda mu Disitulikiti y’e Ssembabule ku Kisaawe binywezeddwa nga Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM baddamu okulonda…