Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 528 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM, Pulezidenti…

November 24, 2025 · Radio Simba

Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ategeezezza abantu b’e Kisoro abeyiye mu bbungi ku kisaawe kya Ssaza nga Gavumenti ye bwerina enteekateeka okulaba nti buli maka gayingiza ensimbi okusobola okweyimirizzaawo. Akubirizza abantu okukola. Mu birungi Gavumenti byebakoledde kwekuli oluguudo lwa Kabale-Kisoro-Bunagana.
Bya Barbara Nabukenya
#ffemmwemmweffe #ProtectingTheGains
#UgandaDecides2026

Radio Simba News