Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 486 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Gavumenti ewaddeyo obuwumbi 2 ku mulimu gwokuzzaawo Amasiro

Gavumenti eyongedde okuwagira omulimu gw’okuzzaawo amasiro. Pulezidenti wa Uganda, Yoweri Museveni bw’aweerezza ensimbi obuwumbi 2 zongere okuvujjirira ebikyasigaddeyo…

Omubaka Malende asiibye Lubaga

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende atandise okutalaaga ebitundu bya Kampala ebyenjawulo…

Obubbi obuli mu NRM tebugambika nzijja nga Independent – Racheal Magoola

Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Bugweri Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Rachel Magoola eyawangula mu kamyuufu…

Kkooti egobye okusaba kwa Besigye ne Lutale okwokweyimirirwa

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Emmanuel Baguma agaanye okusaba kwa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu n’omuyambi…

Abavubuka basudde embizzi ku kitebe kya DP ku Balintuma

Bannakibiina kya Democratic Party Uganda okuva mu kiwayi kya Uganda Young Democrats abatakiriziganya nabukulembeze bwa Pulezidenti w’Ekibiina Norbert…

Bazukkulu ba Gabunga basuubizza okuzimba offiisi ye

Bazzukulu ba Gabunga nga bakulembeddwamu Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kampala Hon. Shamim Malende Munnakibiina kya National Unity…

Kitalo! Muwala weyaliko Katikkiro Nsibirwa afudde

Kitalo! Omuky. Rhoda Nakibuuka Kalema Nsibirwa afudde ekiro ekikeeseza leero ku myaka 96. Ono muwala wa eyaliko Katikkiro…

Muyige okwekolerera baleme kubajja ku mulamwa – Ssaabasajja Kabaka

Mbalamusizza mwenna, Twebaza Katonda waffe atuwadde obulamu, obusobozi, nokutukuuma okutuuka leero nga tujjukira amatikkira aga 32. Tusiima n’okwenyumiriza…

Male Mabiriizi alidde matereka n’omu ku bamaama be

Munnamateeka Male Mabiriizi alidde matereke n’omu ku bamaama be Nalutaaya Stella bwabadde agenze mu maga ga Taata we…