Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 1,083 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Mutabani wa Tanga, Collins awangudde ekya NRM Youth League

Collins Tanga ngono mutabani wa Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda mu National Resistance Movement – NRM alangiriddwa ku buwanguzi bwa…

Eddie Mutwe ne banne bonna bagaaniddwa okweyimirirwa

Okuwa ensala ku kusaba okwokweyimirirwa okwa Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Eddie Mutwe. ne Achileo Kivumbi nga…

Lwaki munenya olwakasiimo akomulundi ogumu nga waliwo abafuna obwemirundi 3? – Hon. Mpuuga

Omubaka akiikirira Nnyendo – Mukungwe Hon. Mathias Mpuuga Nsamba ngannyonyola ku kasiimo kebagamba nti yakegemulira. Ono ajjuliza ku…

Muve mu katembe, ekifo ky’obwa Pulezidenti kya kitiibwa – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo ku mukutu ggwe ogwa X neyemulugunya ku ngeri abaagala okwesimbawo ku kifo ky’Omukulembeze…

Abasuubuzi abakwatibwa bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

Munnamateeka Shamim Malende era nga ye Mubaka omukyala owa Kampala olunaku olwaleero ayambyeeko Abasuubuzi bomu Kampala abakwatiddwa Uganda…

Tiketi z’omupiira wakati wa Uganda ne Senegal ziweddewo

Dr. Dennis Mugimba, AFCON/CHAN-LOC avuddeyo nategeeza nti weziweredde essaawa 9 ezolwaleero nga tiketi z’omupiira gwa Uganda ne Senegal…

Emijoozi egiriko ebigambo ebiwemmula mugenda mujambalire ewammwe – Nabuuso

Olukiiko olutegesi olw’empaka za #CHAN2024 mu Uganda luvuddeyo nerulabula abawagizi b’omupiira abambala emijoozi egiwandiikiddwako ebigambo ebyesitaza wamu n’okuvuma…

Uganda yakubuddamya abagobeddwa mu Amerika

Eggwanga lya Amerika litkuuse ku nzikiriziganya ne Ggwanga lya Honduras ne Uganda okubuddamya abantu bonna abanakwatibwa nga bayingira…

Tekyali akirizibwa kugula tiketi zamupiira zisukka 3 – CHAN

Oluvannyuma lwa Uganda Cranes okwesogga omutendera gwa Quater mu kikopo kya #CHAN2024, ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere ku lukalu…