Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 548 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu lukungaana lwe olusoose…

November 25, 2025 · Radio Simba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu lukungaana lwe olusoose mu Disitulikiti y’e Rukiga ajjukizza abantu weyaggira mu buyinza, amasanyalaze gaali gakoma Kasese ne Kabale n’ebbibiro ly’amasanyalaze ettono.
Kati amasanyalaze gano gatuuse e Ntungamo, Kabale, Kisoro kati nga gali ne Rwamucucu. Ono asuubizza nti amasanyalaze gakutuusibwa mu buli Disitulikiti nabuli Gombolola. Ku kyamazzi ategeezezza nti enteekateeka ezikolebwa e, Kashumuruzo ne Kabumbiro Nyakarambi zisobozesa abantu 83 ku 100 okufuna amazzi amayonjo mu Rukiga, asuubizza nti abalala abasigaddeyo nabo bakugafuna.
Bya Barbara Nabukenya
#ffemmwemmweffe
#AnewUgandaNow
#ProtectingTheGains
#UgandaDecides2026

Radio Simba News