Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 320 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Bobi Wine yetabye mu kuziika maama wa Hon Bihande

July 30, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kyaddondo East era Munnakisinde kya People Power – Uganda Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yetabye mukuziika maama w’omubaka Bihande Bwambale Yokasi akiikirira Bukonzo East mu Disitulikiti y’e Kasese era nga ye mwami w’omubaka Winifred Kiiza akiikirira abakyala b’e Kasese. Wabula basoose kugaanibwa kuyingira Kasese nebabategeeza nti babadde balina kusooka kufuna biragiro birala kuva mu bakama baabwe.