Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 254 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

FDC YANDYEKUTULAMU

February 12, 2019 · Mubiru Ali

Ekibiina kya Forum for Democratic Change ky’olekedde okwabulukukamu nate nga entabwe eva kubutakkaanya mubakulembeze nga buva kubabaka abafuuka bakiwagi nga kati tebakyakola mirimu gyakibiina wadde okugondera amateeka gakyo nandiki abakulembeze.
Abakulembeze b’ekibiina abonkuntiko okuli Ssentebe, Pulezidenti ne Ssaabawandiisi buli omu alina endowooza yiye kubabaka bano ekigennda okuleetawo obutakaanya essaawa yonna.