Bobi Wine yatukubya kaga – OS Suuna

Pinterest LinkedIn Tumblr +

#Wolokoso;
Omulangira Ssuuna aka Os Suna avuddeyo ku Mubaka wa Kyaddondo era Munnakisinde kya People Power – Uganda Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Bannamawulire mu Yuganda bandirekeddawo okugeraageranya Bobi Kyagulanyi ku muyimbi yenna mu Yuganda, kuba ku mutendera ogwo yayitawo okulabwa nga Omuyimbi omulala.
Bwekijja ku linnya kati alinga ‘Monster’ kuba tetukyamusobola wadde akatono bwekati. Yalinnya eddaala okutusinga ffenna. Amazima gali nti bwomugeraageranya ku muyimbi yenna mu Yuganda oba nga apima akamyu ku njovu.”

Share.

Leave A Reply