shiek umar asindikiddwa e luzira lwa bufere

Sheikh Umar amanyiddwa ennyo mu kusaasaanya ssente asindikiddwa e Luzira. Ono avunaanibwa okufera omuntu ssente obukadde 16 oluvannyuma lw’okumutegeeza nti agenda kumusabira edduwa ssente zino azikubiseemu emirundi ebiri bwe byamulema okukola n’atandika okumubuzaabuza ne bamuloopa ku Poliisi e Nansana eyamukutte eggulo n’asula mu akaduukulu olwaleero ne bamukeeza mu kkooti e Nabweru gye bamuggye ne bamusindika butereevu ku alimanda e Luzira ppaka nga 1 Feb

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews