Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Bobi Wine takyankubira ku kasimu – Kibalama
September 28, 2020 · Mubiru Ali
Moses Nkonge Kibalama avuddeyo nategeeza nti National Unity Platform – NUP kati eddukanyizibwa nga kisinde kya People Power – Uganda. Agamba nti ekibiina tekirina kutambuzibwa nga kisinde.
Ono era agamba nti abantu be balekebwa ebweru w’obukulembeze n’entambuza y’emirimu gy’ekibiina nga n’Omukulembeze Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine aludde okumukubira ku kasimu bawayeemu.