Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 447 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abakazuulibwa ne Omicron baweze 25 mu Yuganda

December 18, 2021 · Mubiru Ali
Director General wa Ministry of Health- Uganda Dr. Henry G Mwebesa avuddeyo nafulumya ekiwandiiko nga kiraga nga ekirwadde kya COVID-19 ekyeyubulira mu Omicron Variant mu Yuganda bwekyeyongedde nga kati abakakasibwa okuba nga bakirina baweze 25 okuva ku 7.
Abantu abatambula abazuulibwa n’obulwadde buno buli lunaku beyongedde okuva ku bantu 6 okudda ku 90 mu naku 7 eziyise.
Agamba nti buno kati bukwata abato n’abakulu.