Bobi Wine mulekerawo okumuwanika – Bebe Cool

Bebe Cool avuddeyo natabukira ba blogger ne Mabirizi Male nti bebatadde Bobi Wine mu mawulire n’okumuwanika. Bebe Cool agamba nti Bobi Kyagulanyi alina eddembe okwesimbawao kuba ddembe lye nga Munnayuganda nti naye talina buwanguzi bwonna kuba National Resistance Movement – NRM erina abalonzi mu lukalala lwayo obukadde 13 so nga olukalala lw’Akakiiko k’ebyokulonda lulina obukadde 18 okusinziira ku ye. https://youtu.be/OmC16cVWrDc

Leave a Reply