Bobi Wine alagidde Bannamateeka be okuggyayo omusango

Omukulembeze wa National Unity Platform (NUP), Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine alagidde Bannamateeka be okuggyayo omusango gweyawaaba mu Kkooti ogwekuusa ku byokulonda mu Kkooti Ensukulumu nga awakanya okulangirirwa kwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’omuwanguzi.

Leave a Reply