Bobi Wine agenze mu kkooti ku byava mu kalulu

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti wa National Unity Platform- NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wineyavuddeyo olunaku lw’eggulo nategeeza Kkooti nga bweyeteeseteese okusaayo omusango nga awakanya okulangirirwa kwa Pulezidenti Yoweri Kaguta MuseveniMunnakibiina kya National Resistance Movement – NRMnga omuwanguzi wa kalulu ka 2021 nga kino kiba kimuwa ekisanja ekyomukaaga.
Osobola okwekubira enduulu mu Kkooti nga owakanya ebyava mu kulonda kwa Pulezidenti mu naku 15 okuva lwebalangirira ebyava mu kulonda, era nga Kyagulanyi wakuteekayo okwemulugunya kwe ku Monday, 1-Feb-2021
Share.

Leave A Reply