Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 144 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Pressure ya ssente za Isimba yeyali enzita – Kadaga

September 19, 2019 · Mubiru Ali

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga yavuddeyo nategeeza nti obulwadde obwamutuusa ku kitanda kyava ku Pressure gyeyafuna bweyali agezaako okununula ensimbi obuwmbi 24 ezabibwab mu kuzimba ebbibiro lya Isimba.
Kadaga okwogera bino yabadde ku kusaba okwamutegekeddwa okwebaza katonda okumussuusa nga okusaba kuno kwabadde ku Palamenti.