Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 144 listening Simba FM Live

omubaka ssewanyana akwatiddwa

February 18, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka wa Makindye West mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Allan Ssewanyana wetwogerera atemeza mabega wamitayimbwa oluvannyuma lw’okukwatibwa Poliisi bwabadde agezaako okuggala eddwaliro lya Mulago satellite hospital e Kiruddu.

Ssewanyana abadde akakatanye n’olujegere wamu n’ekufulu nga abireese okuggalawo eddwaliro bwatyo nakwatibwa Poliisi.

Abatuuze bamaze ebbanga eriwerako nga bemulugunya ku bukyafu bw’eddwalieo lino olw’ekivundu wamu ne kazimba alifubukamu.