Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Basatu basiibuddwa okuva mu Ddwaliro lya Arua Regional Referral Hospital

Eddwaliro lya Arua Regional Referral Hospital lisiibudde abantu abalala 3 oluvannyuma lw’okujanjabwa ekirwadde kya #COVID-19 nebawona bulungi nga kati bawezezza abalwadde 8 abakawonera mu Ddwaliro lino.
Ku bano babiri ba Ddereeva ba loole okuva mu Oli Divizoni ate omu wa Dadamu Sub county mu Disitulikiti y’e Arua nga bano bebamu ku bantu 29 abatwalibwa mu Ddwaliro oluvannyuma lw’okukeberebwa ku nsalo y’e Elegu.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort