Ssaabawandiisi wa National Unity Platform – NUP David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga Bannakibiina ab’enjawulo bwebalumiziddwa e Kayunga Poliisi bwebadde ebagoba wakati mu Ttawuni y’e Kayunga. Mubalumiziddwa kuliko; MP Zaake Francis Butebi ngono atwaliddwa mu Ddwaliro mu Disitulikiti y’e Jinja gyafunira obujanjabi wamu nakwatidde ekibiina bendera Harriet Nakwedde naye afunye ebisago ku mutwe ne ku mukono.
Bannakibiina kya NUP abawerako bafunye emisango e Kayunga
Share.