Bakulembeze banange abebibiina ebivuganya Gavumenti sibamazima – Mao

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’Essiga eddamuzi era Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao ; “Mbadde mu byobufuzi bya Yuganda okumala akabanga ekimpa obusobozi okumanya ani mukumpanya nani ali ku mazima. Nga sirina gwenzitira ku liiso nga sitya kulumbibwa, Bakulembeze banange abebibiina ebivuganya Gavumenti sibamazima, balina omulugube era tebalina busobozi bukulemberamu nkyuukakyuuka. Bannayuganda babamanyi.”

Share.

Leave A Reply