Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 830 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Mu motoka ezikwatiddwa Poliisi mubaddemu neya Minisita

Mu bikwekweto ebikoleddwa olunaku olwaleero okukwata emotoka eziriko obugombe mu bukyaamu ssaako n’amataala agatakirizibwa, Poliisi ekutte emotoka eziwerako…

Ntadde omukono ku kiwandiiko kino olwokuba abantu bange kyebaagala – Hon. Ttebandeke

Omubaka akiikirira Bbaale County Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ttebandeke Charles; “Abalonzi bange bampadde ddereeva, emotoka era…

Abasirikale ba Military bateekeddwa ku nguudo okuyamba ku ba Traffic – Col. Deo Akiiki

Omumyuuka w’omwogezi w’eggye lya UPDF Col. Deo Akiiki avuddeyo nategeeza nti nga eggye lya UPDF bweriyungudde Abasirikale baalyo…

Eby’Ababaka 30 tetubimanyiiko – Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa ku Social Media nga kigambibwa nti waliwo…

DPP alagidde Ababaka 3 aba NRM okusindikibwa mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe

DPP alagidde Ababaka 3 Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM basindikibwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe omusango gwa…

Poliisi yeyambisizza omukka ogubalagala okugumbulula abantu mu Lubigi

Uganda Police Force ettuntu lyaleero yeyambisizza omukka ogubalagala okugumbulula abatuuze mu Lubigi ababadde batandise okukuŋŋaana oluvannyuma lwakulira oludda…

Omubaka Akamba bazzeemu okumukwata nga yakayimbulwa Kkooti

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Busiki County Hon. Paul Akamba, omu ku Babaka 3…

Newuunya abavubuka abagamba nti mu Uganda tewali mirimu – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Emirimu wegiri mu Ggwanga, naye mpulira abavubuka nga bakaaba, emirimu emirimu. Balina empapula zaabwe…

Abawagizi b’Ababaka 3 abasindikiddwa e Luzira beyiye mu Kkooti

Abawagizi b’Ababaka Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM 3 okuli Cissy Namujju Dionizia, Paul Akamba ne Yusuf…