Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 1,430 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Bannansi ba China 40 bakwatiddwa

Waliwo omukyala mu Munnansi wa China amanyiddwa nga Mama eyalabikira mu katambi nga akukusa Bannansi ba China 40…

Tour Guide okuva mu Disitulikiti y’e Kanugu asangiddwa nga talina kirwadde kya COVID19

Minisitule y’ebyobulamu evuddeyo netegeeza nti ekirwadde kya COVID19 mu ggwanga tekiriiwo era abantu bagende mu maaso n’okwekukuuma nga…

KCCA eweze obutale bw’omubuulo mu Kampala

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekiwera obutale bwonna obwomubuulo n’obutale bw’okunguudo,…

Traffic Jam akutte mu Kampala

Enguudo ez’enjawulo eziyingira n’okufuluma Kampala zikedde kubeerako mugotekko gwa bidduka olw’abazadde abakedde okukima abaana baabwe ku masomero nga…

Kitalo! Arlus Mabélé afudde

Kitalo! Omuyimbi wa Soukous Arlus Mabélé afudde. Ono abadde atawanyizibwa ekirwadde kya kkokolo wemimiro. Ono afiiridde ku myaka…

Obwakabaka buyimirizza emikolo gyonna olwokwerinda ekirwadde kya Corona virus.

Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka, amazaalibwa ga Kabaka, Mmwanyi terimba, n’emirala. Wabula Katikkiro ategeezezza ntti amakakkalabizo g’obwakabaka gajja kugenda…

Poliisi ekutte abakola sanitizer omujingirire

Uganda Police Force ekutte abafumbo babiri mu Katwe II nga kigambibwa babadde bakola ‘sanitizer’ omugingirire mu maka gaabwe.…

Omuntu omu afudde e Kisoro

Kitalo! Omuntu omu yagambibwa okuba nga afudde e Kisoro oluvannyuma lw’okubumbulukuka kw’ettaka erimusinziise oluvannyuma lwa namutikwa w’enkuba eyalese…

Gen. Tumukunde atwaliddwa mu kkooti ya City Hall

Gen Henry Tumukunde aleeteddwa mu Kkooti ya City Hall nga awaniriddwa, byo eby’okwerinda binywezeddwa ku Kkooti eno mu…