Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 417 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

KCCA eweze obutale bw’omubuulo mu Kampala

March 20, 2020 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekiwera obutale bwonna obwomubuulo n’obutale bw’okunguudo, okuva olunaku lw’eggulo. Obutale bwokka obwateekebwawo bwebukirizibwa bwokka okusigala nga bukola mu kibuga Kampala. Kino kizze oluvannyuma lwa Gavumenti okuwera enkungaana olwokwerinda ekirwadde kya #COVID19.