Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 419 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Bannansi ba China 40 bakwatiddwa

March 20, 2020 · Mubiru Ali

Waliwo omukyala mu Munnansi wa China amanyiddwa nga Mama eyalabikira mu katambi nga akukusa Bannansi ba China 40 nga abayingiza mu Trupart apartments e Naguru so nga baali balina okutwalibwa mu ‘quarantine’ ku lwokuna ekiro akwatiddwa olunaku olwaleero abakungu okuva mu Minisitule y’ebyobulamu.Bano baleetebwa mu Coaster emu eya wooteri ya Imperial Hotel nnamba UAW 027J. Kigambibwa nti bano bagulirira ku kisaawe nebayisibwawo nga tebatwaliddwa mu bifo gyebalina okukuumibwa.