Uganda Police Force ekutte abafumbo babiri mu Katwe II nga kigambibwa babadde bakola ‘sanitizer’ omugingirire mu maka gaabwe. Minisitule ‘yebyobulamu ku lunaku olw’okusatu yavaayo nerabula Bannayuganda okwewala okugula ‘sanitizer’ omujingirire aleeteddwa ku katale. #COVID19UG

Menu