Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 168 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Ababaka tebalabiseeko mu lutuula lwaleero

Ebifaananyi ebiva mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga biraga Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga nga akubiriza kumpi olukiiko olukalu…

UNRA etonedde Disitulikiti y’e Kween ne Bukwo ambulance

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority kiwaddeyo emotoka agafemulago 2 eri Disitulikiti 2…

Abayimbi abagenda ewa Bobi Wine baagwa – Kusaasira

Catherine Kusasira Sserugga avuddeyo nategeeza nti abayimbi bonna abagenda okwegatta ku Bobi Wine baagwa nga banoonya ngeri gyebayinza…

Kitalo! Maama wa Gen. Kayihura afudde

Kitalo! Maama weyaliko omuduumizi wa Uganda Police Force General Edward Kale Kayihura afudde. Catherine Tibemanya Mukarwamo 92 afudde…

Kusasira alwanye n’okuwandiika ekifo kye

Catherine Kusasira Sserugga omuwabuzi wa Pulezidenti atuyanye nga bwezikala omutegesi w’ebivvulu Andrew Mukasa aka @Bajjo Eventz bwamusabye awe…

Pulezidenti Museveni aguddewo akatale ke Kasubi

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero atongozza okuzimba emyala ebiri mu Lubigi ne Nakamiro nga kigenda kutwala emyezi…

Omukungu okuva mu NCS asisinkanye Minisita Ssekabembe

Omumyuka wa Ssaabawandiisi ow’ebyekikugu mu National Council of Sports David Katende asisinkanye Minisita w’Abavubuka Owek. Henry Ssekabembe Kiberu…

Omubaka Zaake agiddwako emisango

Directorate of Public Prosecutions avuddeyo olunaku olwaleero naggya emisango ku mubaka Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi egyali…

Temusukulumya gwe muwagira – Eddy Kenzo

Eddy Kenzo; “Olwokuba omuntu asiimiddwa nalondebwa omuntu tekitegeeza nti asiddwako omukono gwa Katonda. Omuntu alonda kimunyumira, Katonda nasitula…