Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Kitalo! Maama wa Gen. Kayihura afudde
August 6, 2020 · Mubiru Ali
Maama weyaliko omuduumizi wa Uganda Police Force General Edward Kale Kayihura afudde. Catherine Tibemanya Mukarwamo 92 afudde enkya yaleero ngabadde atawanyizibwa ekirwadde kya pneumonia nga afiiridde mu Disitulikiti y’e Kabarole.