Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 170 listening Simba FM Live

Omukungu okuva mu NCS asisinkanye Minisita Ssekabembe

August 5, 2020 · Mubiru Ali

Omumyuka wa Ssaabawandiisi ow’ebyekikugu mu National Council of Sports David Katende asisinkanye Minisita w’Abavubuka Owek. Henry Ssekabembe Kiberu n’ekigendererwa eky’okussaawo enkolagana okubangula bannabyamizannyo mu biti ebitali bimu. Muno mulimu okussaawo emisomo n’ensirika ez’okubabangula.