Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abayimbi abagenda ewa Bobi Wine baagwa – Kusaasira
August 6, 2020 · Mubiru Ali
Catherine Kusasira Sserugga avuddeyo nategeeza nti abayimbi bonna abagenda okwegatta ku Bobi Wine baagwa nga banoonya ngeri gyebayinza okusitukamu. Ono ayongerako nti ekyewuunyisa tebamuwagira era nga atera okubalaba ekiro nga bagenda ewa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne National Resistance Movement – NRM.