Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 164 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Bannayuganda abalala bakomeseddwawo

Bannayuganda abasoba mu 70 bebakomezeddwawo okwaboobwe nga bano babadde basiranira e South Africa. Bano bagidde ku nnyonyi ya…

Pulezidenti Museveni yalagidde buli eyennyigidde mukumenya ekkanisa akwatibwe

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero ategeezeddwa kukumenyebwa kw’ekkanisa ya St. Peter’s mu Ndeeba era bwatyo nalagira akakiiko…

Pulezidenti Museveni nnyamba omugagga atutte ettaka lyange

Waliwo omukyala agumbye ku maka gobwa Pulezidenti e Masaka oluvannyuma lw’omugagga okumugoba ku ttaka lye kwabadde n’amaka ngera…

Minisita w’eby’obuwangwa Ennono n’Obulambuzi ne Ssenkulu wa Kabaka Foundation balambudde ebiyiriro bya Ssezibwa

Minisita w’eby’obuwangwa Ennono n’Obulambuzi ne Ssenkulu wa Kabaka Foundation balambudde ebiyiriro bya Ssezibwa e Lugazi ng’omu ku kaweefube…

Bannayuganda bakomeziddwawo okuva e South Africa

Bannayuganda ababadde basiranira e South Africa nga boolekera ku kisaawe kya O.R. Tambo International Airport okulinnya ennyonyi ya…

Ekkanisa ya St. Peter’s Church, Ndeeba emenyeddwa

Ekkanisa ya St. Peter’s Church, Ndeeba emenyeddwa enkya yaleero. Kino kivudde ku nkayana z’ettaka ezibaddewo wakati w’abakulira ekkanisa…

Ofwono Opondo aweereddwa ekitanda

Abantu ab’enjawulo bakyalidde ku mwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo eyaweereddwa ekitanda mu ddwaliro lya Nakasero Hospital.

Abantu abalala 16 bazuuliddwa n’ekirwadde kya COVID-19

Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 16 bwebazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID19. Kati abakakwatibwa ekirwadde kino…

Joel Ssenyonyi ne Balimwezo batuuse kunzikiriziganya

Omwogezi wa National Unity Platform Joel Ssenyonyi; “Olwaleero Mmeeya wa Nakawa Ronald Balimwezo Nsubuga nange tuvuddeyo okualangirira ebivudde…