Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abantu abalala 16 bazuuliddwa n’ekirwadde kya COVID-19
August 9, 2020 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 16 bwebazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID19. Kati abakakwatibwa ekirwadde kino mu Yuganda baweze 1283. Abakafa kati baweze 7. Abakawona kati baweze 1115.