Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Ekkanisa ya St. Peter’s Church, Ndeeba emenyeddwa
August 10, 2020 · Mubiru Ali
Ekkanisa ya St. Peter’s Church, Ndeeba emenyeddwa enkya yaleero. Kino kivudde ku nkayana z’ettaka ezibaddewo wakati w’abakulira ekkanisa wamu n’omusuubuzi omu mu Kampala. Uganda Police Force ebadde ekuuma ettaka lino okumala emyezi egiwerako nga tekiriza bantu kuyingira mu Kkanisa eno.