Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 140 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Baziikudde ebisigalira by’omugenzi e Budaka

Ab’ennyumba ya lyama mu Disitulikiti y’e Budaka bazuukikidde mu kikangabwa oluvannyuma lw’okusanga ebisigalira bya Jajjaabwe eyafa mu 1993…

kitalo! FUSO eyingiridde ennyumba netta omwana

Kitalo! Naikesa Gift 5, yafiiriddewo mbulaga n’abalala 6 nebalumizibwa byansusso emotoka ekika kya FUSO bweyaremeredde omugoba waayo neyingirira…

Bannayuganda abalala 286 bagiddwa e Jordan

Kubadde kujaganya nga Bannayuganda abasoba mu 280 wamu nabalina obutuuze bwa Yugabda ababadde basiranira mu Hashemite Kingdom of…

NRM bagitonedde eggaali

Waliwo omuzirakisa atonedde ekibiina kya National Resistance Movement – NRM eggaali ezigenda okugabirwa abakulembeze b’ebyalo. Pulezidenti Yoweri Kaguta…

Omuliro gukutte essomero lya Uganda Martyr’s

Uganda Police Force e Kira etandise okukola okunoonyereza ku kiki ekyavuddeko omuliro ogukutte ekizimbe kyekisulo ky’abayizi eky’essomero lya…

Joshua Cheptegei amenye likodi y’ensi yonna mu misinde egya mita 5000

#SimbaSportsUpdates; Munnayuganda Joshua Cheptegei amenye likodi y’ensi yonna ebadde emazeewo emyaka 16 mu misinde egya mita 5000. Joshua…

Poliisi etaasizza ababadde babba aba mobile money e Kakiri okuttibwa abatuuze

Uganda Police Force etaasizza abasajja basatu okuttibwa abantu ababadde bataamye obugo bwebabadde bagezaako okubba aba mobile money mu…

Ngenda kubazimbira ekkanisa endala – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti mwenyamivu nnyo ku ngeri omulamuzi gyeyavaayo nayisa ekiragiro ky’okumenya ekkanisa kuba kiba…

Omulamuzi Esther Kisakye Kitimbo agguddewo Buganda Royal Law Chambers ku Bulange

Omulamuzi Esther Kisakye Kitimbo agguddewo Buganda Royal Law Chambers ku Bulange. Omulamuzi Kisakye agambye nti woofiisi eno egya…