Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 149 listening Simba FM Live

Omuliro gukutte essomero lya Uganda Martyr’s

August 15, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force e Kira etandise okukola okunoonyereza ku kiki ekyavuddeko omuliro ogukutte ekizimbe kyekisulo ky’abayizi eky’essomero lya Uganda Martyr’s SS Namugongo erisangibwa e Namugongo, Kira Municipality mu Disitulikiti y’e Wakiso ku ssaawa kumi nabbiri ez’okumakya olwaleero.
Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi ba siniya ey’okubiri n’eyokusatu era nga ebintu bingi ebisirikidde mu muliro guno.