BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Ngenda kubazimbira ekkanisa endala – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti mwenyamivu nnyo ku ngeri omulamuzi gyeyavaayo nayisa ekiragiro ky’okumenya ekkanisa kuba kiba kikolimo eri oyo amenye.
Avuddeyo nagumye abantu ba Katonda nti buli omu eyenyigidde mukumenya ekkanisa ya St. Peter’s mu Ndeeba wakuvunaanibwa.
Pulezidenti Museveni agamba nti wadde nga ekkanisa eyinza okuba nga yali mu nsobi wabula ekiragiro kyokugimenya kyasukka nnyo nga okuteesa kwandigonjodde bino byonna.
Pulezidenti agamba nti abalamuzi balina okufuna webakoma nga nabo abagamba nti Gavumenti yeri emabega wakino nti byonna bifu era tebabigenderako.
Pulezidenti agamba nti wakuyita aba Namirembe Diocese Bishop, the Rt. Rev. Wilberforce Kityo Luwalira, n’abalala abali mu nkayana z’ettaka lino batuuke ku nzikiriziganya, nti era akimanyi bulungi ekkanisa yakusigaza ettaka lino nti era wakubazimbira ekkanisa endala nti era kati olutalo olwenyigiddemu butereevu.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply