Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 142 listening Simba FM Live
Sports

Joshua Cheptegei amenye likodi y’ensi yonna mu misinde egya mita 5000

August 14, 2020 · Mubiru Ali
  1. #SimbaSportsUpdates;
    Munnayuganda Joshua Cheptegei amenye likodi y’ensi yonna ebadde emazeewo emyaka 16 mu misinde egya mita 5000.
    Joshua awangudde emisinde egya mita 5000 bwazidukidde 12:35.36 wali mu kibuga Monaco.
    Cheptegei, eyamaze essaawa kumpi 80 ku lugendo olwamutuusizza e Monaco amenyeewo likodi eyateekebwawo Munnansi wa Ethiopia Kenenisa Bekele mu 2004.