Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 115 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Palamenti eyimiridde lwa Baminisita butabaawo

Omumyuuka w’Omukubiriza wa Palamenti Hon. Among Anitah awaliriziddwa okuyimiriza olutuula lwa Palamenti olwa ba Minisita obutabaawo so nga…

KIDANDALA LEETA OBUJULIZI OBULAGA NTI SSEGIRIINYA WAMUWA EMPAABA YO

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Henrietta Wolayo alagidde eyavuganya ku kifo ky’Omubaka wa Kawempe North Sulaiman Kidandala…

ENSONGA ZA LUMBUYE TUZOOGERAKO NE GAVUMENTI YA TURKEY

Minisita w’ensonga zebweru w’eggwanga Gen. Jejje Odongo avuddeyo nategeeza Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru w’Eggwanga nti…

Barbie aduukiridde abakyala n’abaana mu Disitulikiti y’e Luweero

Muky. Barbie Kyagulanyi adduukiridde Abakyala n’abaana abakazaalibwa n’ebintu ebikozesebwa mu Ddwaliro. Abadduukiriddwa beebo abasuulibwawo babbaabwe mu Disitulikiti ye…

Ssaabasajja Kabaka agenze Bugirimaana – Katikkiro

Katikkiro ategeezezza Obuganda nga Ssaabasajja Kabaka bwali wabweru w’eggwanga gyeyagenze ku nsonga ezitali zimu. Bino Katikkiro abyogedde mu…

ABABBIRA KU MOBILE MONEY BASINDIKIDDWA E KITALYA

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road mu Kampala olunaku olwaleero asindise abantu 5 abagambibwa okubba ssente obukadde 5…

Munnakibiina kya FDC akwatiddwa

Ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC kivuddeyo nekitegeeza nga abasajja ababadde babagalidde emigemerawala bwebakutte Omuwandiisi w’Akakiiko…

MWAGALA TUBAGAMBEKI NGA LUMBUYE TETUMULINA? – CP ENANGA

  Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Bwaba tali mu mikono gyaffe (Fred lumbuye kajjubi) mutusuubira…

Hon. Ssegiriinya aduukiridde omukyala bba gweyalekawo

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates avuddeyo nadduukirira…