Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 755 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Hon. Ssegiriinya aduukiridde omukyala bba gweyalekawo

August 10, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates avuddeyo nadduukirira omukyala Nakayiza Resty ow’e Bulamu, bbaawe gweyaleka munnyumba oluvannyuma Landiloodi namusuulira ebintu ebweru ngabadde takyalina wasula.
Ssegiriinya amusasulidde emyezi 6 namuteerawo ne bizineensi y’okutunda amanda okulabirira omwana we.