Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 786 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

ABABBIRA KU MOBILE MONEY BASINDIKIDDWA E KITALYA

August 10, 2021 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road mu Kampala olunaku olwaleero asindise abantu 5 abagambibwa okubba ssente obukadde 5 mu emitwalo 80 okuva ku akawunti ya Airtel Money eya Salim Selluja bwebamusindikira code nabaweereza ssente.
Bano kuliko; Alex Kalema, Kigozi Bashir, Katumba Eddy, Ssekabira Hassan ne Godfrey Ssebisubi nga bavunaaniddwa emisango 9 okuli; Electronic fraud, unauthorized use of computers, okusangibwa nebibbe, wamu nokwekobaana okuzza omusango.
Basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Kitalya okutuusa nga 25 – August 2021.
Bya: Christine Nabatanzi.