Munnakibiina kya FDC akwatiddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC kivuddeyo nekitegeeza nga abasajja ababadde babagalidde emigemerawala bwebakutte Omuwandiisi w’Akakiiko k’ekibiina akavunaanyizbwa ku byokulonda era nga ye Deputy Chief Administrative Augustine Ojobile okuva mu maka ge e Kasubi.
FDC egamba nti ekimukwasizza nawa gyebamututte tebamanyiyo.
Share.

Leave A Reply