Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 42 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Okusoma kuddamu nga 10 January 2022 – Minisita Kataaha

Minisita w’Ebyenjigiriza Muky. Janet Kataaha Museveni; “Abayizi abali mu P.1, P.2, ne P.3 mu 2020 bano bayisiddwa nabagenda…

Naye aba NUP muyiiyeyo akalala – Emmanuel Dombo

Akulira eby’amawulire mu Kibiina kya National Resistance Movement – NRM Emmanuel Dombo; “Mazima ddala, abasajja ba SFC nebakuba…

Buganda ekuzizza olunaku lw’abaliko obulemu

Nga tukuza olunaku lw’abaliko, Nnaalinnya Dorothy Nassolo wamu ne Katikkiro Katikkiro Charles Peter Mayiga bagguddewo essenvuzo (ekkubo) eryazimbiddwa…

Kitalo eyaliko omutendesi wa Rugby Cranes afudde

Kitalo! Eyaliko omutendesi era kkapiteeni wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Rugby Cranes, Robert Sseguya aka Soggy afudde ku…

Omuyizi ayiga okubonga ennyonyi asimattuse okufa

Omuyizi atendekebwa okubonga ennyonyi ku ssomero lya @Soroti Flying School ataasiddwa abatuuze oluvannyuma lw’ennyonyi gyabadde ayingiramu okuggwa mu…

Obuwanguzi bwaffe – Harriet Nakweede

Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP bawera nti kagwake ketonnye obuwanguzi ku kifo kya Ssentebe wa LC5…

Mulonde Ssentebe anantuukako – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Sirina kyamaanyi kyensobola kubakolera singa Ssentebe wa LC5 tabeera wa NRM. Nategeera ntya nti…

Bwemuba mulaba nti NUP oba DP bebanabayamba mubalonde – Pulezidenti Museveni

Pulezidneti Yoweri Kaguta Museveni; “Bwemuba mulaba nti National Unity Platform – NUP oba Democratic Party Uganda bebanamala ebizibu…

Poliisi ekutte loole ya Minisitule y’ebyobulamu e Buloba

Uganda Police Force e Buloba ekutte loole ya Ministry of Health- Uganda ne ddereeva wa loole eno Kugonza…