Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Omuyizi ayiga okubonga ennyonyi asimattuse okufa
December 15, 2021 · Mubiru Ali
Omuyizi atendekebwa okubonga ennyonyi ku ssomero lya @Soroti Flying School ataasiddwa abatuuze oluvannyuma lw’ennyonyi gyabadde ayingiramu okuggwa mu mazzi mu Disitulikiti y’e Pallisa.