Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi ekutte loole ya Minisitule y’ebyobulamu e Buloba

December 14, 2021 · Mubiru Ali
Uganda Police Force e Buloba ekutte loole ya Ministry of Health- Uganda ne ddereeva wa loole eno Kugonza Geofrey olwokukozesa obubi ebintu bya Gavumenti.
Ono okukwatibwa kidiridde offiisi ya IGG okutemya ku Poliisi nti waliwo emotoka ya Gavumenti nnamba UG 6495M box body ebadde etikiddwa ebintu ebikozesebwa mu kuzimba nebagiyimiriza e Buloba ku Check Point.