Breaking
News: Awali Omukka-Bamwine-Bannayuganda bbo baagala byansiri butabaluma, mu ddwaliro waliyo eddagala News: Ensi ekyuuka, abantu bakyuuka, ebintu bikyuuka, Ssemateeka akyuuka, abaana bakyuuka, abasika bakyuuka, abakazi bakyuuka nabasajja bakyuuka. Kati News: Nnyumirwa empeereza ejjudde ebisanyusa, ebinyuma, okunoonyereza nomuziki ogutakoma ku Luboggola Simba okutandika ku bbalaza nga 3-August 2026.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 397 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

NRM egenda mu Kkooti ku kalulu ka Kawempe North – SG Todwong

Ssaabawandiisa wa National Resistance Movement – NRM Richard Todwong avuddeyo nategeeza nti bbo ng’Ekibiina bawakanya ebyalangiriddwa Akakiiko k’ebyokulonda…

Kabaka atwala Minisita Sam Mayanja mu Kkooti

Kabaka wa Buganda asazewo okutwala Minisita omubeezi owebyettaka Sam Mayanja mu kooti olwo kuvoola n’okumutyobola buli kaseera omuli…

Amuriat ne banne balagiddwa okusasula obukadde 30 ezobuliwo okuyimbulwa ku kakalu ka Kkooti

Pulezidenti wa Forum for Democratic Change Eng. Patrick Oboi Amuriat, Hon. Joan Alobo Acom, Hon. Jonathan Ebwalu, Sam…

Gavumenti eyagala basonyiwe Fresh Cuts omusolo ogugibangibwa URA

Minisitule y’ebyensimbi evudde nesaba Palamenti ebakirize basonyiwa kkampuni ya Fresh Cuts (U) Limited omusolo oguwereza ddala obukadde 607,931,933…

Olusiisira lwebyobulamu lutandise e Ssingo

Olusiisira olw’Ebyobulamu olwategekeddwa Obwakabaka bwa Buganda mu ssaza lya Bbeene e Ssingo luguddwawo wabula omuwendo gwa balwadde abazze…

Ebya UPDF okusindikibwa e South Sudan sibimanyiiko – Minisita Oboth

Minisita avunaanyizibwa ku byokwerinda Jacob Oboth yavuddeyo nategeeza Palamenti nga bwatamanyi ku kya Maggye ga Uganda aga UPDF…

Kitalo! Omuwagizi wa NRM eyakumako omuliro afudde

Kitalo! Benjamin Agaba, omuwagizi wa National Resistance Movement – NRM eyekumako omuliro mu maaso ga ggeeti ya Palamenti…

NRM akalulu mukalaba nga lutalo? – Hon. Rose Obigah

Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Terego Rose Obigah; “Enkya yaleero mbadde ku Leediyo. Naye National Resistance Movement –…

Aba NUP abakwatibwa baziddwa mu Kkooti

Bannakibiina kya National Unity Platform abakwatibwa aba JATT olwaleero bakomezebwawo mu Kkooti y’Omulamuze e Kanyanya okuwulira okusaba kwabwe…