Breaking
News: Awali Omukka-Bamwine-Bannayuganda bbo baagala byansiri butabaluma, mu ddwaliro waliyo eddagala News: Ensi ekyuuka, abantu bakyuuka, ebintu bikyuuka, Ssemateeka akyuuka, abaana bakyuuka, abasika bakyuuka, abakazi bakyuuka nabasajja bakyuuka. Kati News: Nnyumirwa empeereza ejjudde ebisanyusa, ebinyuma, okunoonyereza nomuziki ogutakoma ku Luboggola Simba okutandika ku bbalaza nga 3-August 2026.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 373 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Besigye ne Kamulegeya baziddwayo e Luzira okutuusa 28 March

Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu n’omuyambi Hajji Obeid Lutale Kamulegeya baziddwayo ku alimanda mu kkomera e Luzira…

Kitalo! Omusirikale wa FFU afiiridde mu kabenje e Mityana

Kitalo! Omusirikale wa Uganda Police Force, okuva mu Field Force Unit IP Nelson Namanya afiiridde mu kabenje e…

Tugenda kulwana okulaba nti Kawempe efuna amazzi amayonjo – Nambi

Akwatidde Ekibiina kya National Resistance Movement – NRM mu Kalulu ka Kawempe North Faridah Nambi, avuddeyo nategeeza nga…

Ngenda kuleeta enkulaakulana etabangawo mu Kawempe – Faridah Nambi

Akwatidde ekibiina ki National Resistance Movement – NRM bendera mu kalulu ka Kawempe North Hajat Faridah Nambi olunaku…

Abakirizza balwanidde ettaka e Kayunga

Wabaluseewo olutalo mu ttawuni e Kayunga wakati w’aAbakirizza okuva mu Kayunga Catholic Parish bwebagumbye ku ttaka eriwezaako yiika…

Bannakibiina kya NUP 34 basimbiddwa mu Kkooti e Kanyanya

Bannakibiina kya National Unity Platform 34 okuli n’Ababaka Derrick Nyeko ne Muwada Nkunyingi, olunaku olwaleero basimbiddwa mu Kkooti…

Gavumenti tevunaanyizibwa ku bikolwa bya bebyokwerinda mu kalulu e Kawempe – Minisita Bahati

Gavumenti evuddeyo neyesamba efujjo erikolebwa abebyokwerinda abambala ebyambalo ebiddugavu ebya JATT mu kalulu ka Kawempe North netegeeza nti…

Waliwo abefuula Abasumba emisana ekiro nebafuuka abasawo bekinaansi

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti Bannayuganda bangi banyagiddwa abasumba b’Abalokole abafere okwo gattako…

RDC addizza Obwakabaka e kizimbe mwabadde akakkalabiza emirimu gya Gavumenti.

E kizimbe ekyogerwako kiri Mityana ku mbuga ye Ssaza Ssingo, e bbanga ddene kibadde kikozesebwa nga e kakkalabizo…