Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 310 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Twakutte abantu 5 e Fort Portal – Brig. Kulayigye

Omwogezi w’eggye lya UPDF yavuddeyo nategeeza nga ekitongole kya Uganda Police Force ekirwanyisa obuzigu obw’emmundu ekya Flying Squad…

Kabobi tasobola kumpangula mu kalulu – Lt. Gen. Muhoozi

Omuduumizi w’eggye lya UPDF eryokuttaka Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba ; “Sitya kugenda mu kalulu ne Kabobi. Njakumuwangula bubi…

Abakozi ba Gavumenti ku Disitulikiti e Soroti bakwatiddwa

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Bakutte abakozi ba Disitulikiti y’e Kabarole ne Fort Portal lwakutunda ttaka lya Gavumenti

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’Omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Poliisi etandise okunoonyereza kubawambye Munnansi wa Pakistani e Kireka

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi ya…

Ogwa Ssegiriinya ne Ssewanyana gwakuwulirwa mu Kkooti ya ICD mu Kampala ne mu Kkooti Enkulu e Masaka

Munnamateeka w’Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP era Omubaka omukyala wa Kampala Hon. Shamim Malende; “Hon.…

Katikkiro Charles Peter Mayiga akedde kulambula mirimu egikolebwa mu ggomolola eya Mutuba III Makindye.

Enkya ya leero Katikkiro Charles Peter Mayiga akedde kulambula mirimu egikolebwa mu ggomolola eya Mutuba III Makindye. Asookedde…

Ebola tanatuuka Kampala – Minisita Aceng

Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza nga ebyagiddwa ku mulwadde eyafiira mu ddwaliro lya Kasangati…

Omumyuuka wa Sipiika ayise Ssaabaminisita ne LOP bukubirire boogere ku kiwambabantu

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo nayita Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister, Akulira oludda oluwabula Gavumenti…