Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 219 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Kabobi tasobola kumpangula mu kalulu – Lt. Gen. Muhoozi

October 3, 2022 · Mubiru Ali
Omuduumizi w’eggye lya UPDF eryokuttaka Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba ; “Sitya kugenda mu kalulu ne Kabobi. Njakumuwangula bubi nnyo! Twamuwangula mu 2021, tujja kuddamu tumuwangule.
Kabobi alina okumanya tetujja kumukiriza kubeera Pulezidenti wa Ggwanga lino!”