Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 437 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Be Forward enyaze Bannayuganda neggalawo – Poliisi

Bannyuganda abawerako kati gebakaaba gebakomba oluvannyuma lwa Kkampuni ya Japan ebadde ereeta emotoka wano mu Yuganda okuva e…

Abebyokwerinda bayodde 15 e Kawaala

Abebyokwerinda ababadde babagalidde emigemera wala nga batambulira mu motoka ezakazibwako erya Drone olunaku lweggulo ku ssaawa nga 4…

Sipiika wa Palamenti awaddeyo ssente okuyambako okuzza omubiri gwa Munnayuganda

Sipiika wa Palamenti Anita Among avuddeyo neyeyama okusasula obukadde 12 mu emitwalo 70 okuyamba kukuzza omubiri gwa Ludia…

Ponsiano Lwakataka akaligiddwa emyezi 16

Omulamuzi wa Kkooti y’eddaala erisooka e Mukono Peace Koburunga asindise omuvuzi w’emotoka z’empaka Ponsiano Lwakataka mu nkomyo ankulunguleyo…

Poliisi e Kyegegwa etandise ku ssemaka eyasse mukyala we

Uganda Police Force e Kyegegwa etandise okunoonyereza ku ssemaka, Innocent Kibwetere eyasse mukazi we kubigambibwa nti abadde akozesa…

Manchester United esazizzaamu endagaano ya Cristiano

Manchester United evuddeyo netegeeza nga bwesazizzaamu endagaano ne Cristiano Ronaldo mbagirawo. Man U egamba nti batuuse kunzikiriziganya era…

Omuliro gukutte amaduuka e Hoima

Abasuubuzi mu Kibuga Hoima ku Kabalega House ku luguudo lwa Hoima – Butiaba gebakaaba gebakomba oluvannyuma lwomuliro okukwata…

Abazigu balumbye Poliisi y’e Nakulabye

Waliwo abazigu abalumbye poliisi ye Nakulabye mu Kampala ku ssaawa nga 10 ez’ekiro ekikeesezza olwaleero wabula abaserikale babalabuukiridde…

Pulezidenti Museveni agenze Vietnam

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni enkya yaleero asitudde okwolekera eggwanga lya Socialist Republic of Vietnam gyagenze ku bugenyi obutongole.…