Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 722 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Bobi Wine ne Mpuuga betabye mukuziika e Masaka

Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga…

Abalamazi okuva e Busoga batuuse e Namugongo

Bishop Charles Martin Wamika yakulembeddemu abalamazi abavudde e Jinja abasoba mu 5000 okujja e Namugongo era ono yagenda…

Abayizi ba University basiimye Pulezidenti ku tteeka ly’ebisiyaga

Abayizi abasoba mu 150 okuva ku Ssetendekero 13 mu Yuganda enkya yaleero batambudde mu mirembe okwolekera Palamenti okutwalayo…

Munnamateeka akubiddwa amasasi agamutiddewo

Kitalo! Munnamateeka Ronnie Mukisa 45, akubiddwa amasasi agamumutiddewo mu kiro ekikeesezza olwaleero e Kitiko Birongo mu Ndejje division,…

Akayimba ka Bobi Wine aka Carolina kwenakulira – Shakirah Nakalema

Shakirah Nakalema 27, nga musuubuzi, mukulembeze mu Elle Parle Women’s Association era nga mubazi wa bitabo ng’ono era…

Eyefuulira eyamuweerera nagaana okumufumbirwa bamulagidde amuliyirire

Omulamuzi wa Kkooti y’e Kanungu agobye okusaba okwali kwatwalibwayo Fortunate Kyarikunda ngawakanya ensala n’ekiragiro bya Kkooti mu Civil…

Abatuuze e Sseeta bekalakaasizza lwa luguudo

Abatuuuze mu Kabuga k’e Sseeta Nazigo mu Ggombolola y’e Nakisunga mu Disitulikiti y’e Mukono, bavudde mu mbeera ne…

KCCA ekoze ekikwekweto neyoola ebintu by’abasuubuzi

Abakwasisa amateeka mu Kitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA bakoze ekikwekweto mu Kampala…

Kasolo asabye omulamuzi abawule mu kaguli ne Kalyango

Kasolo Comporiyamu asabye kkooti ebaawule akaguli ye ne Kalyango Nasif ng’ono yeyamuwaako obujulizi mu musango gw’okutta Maria Nagirinya.…