Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 245 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

RDC ne DPC ba Bukedea basindikiddwa ku alimanda

Okunoonyereza ku mivuyo egyetobeka mu kalulu ka LC5 e Bukedea kukyagenda mu maaso, era olunaku olwaleero Akakiiko akalwanyisa…

Minisitule y’Ebyettaka etongonzza enkola eneyamba Abantu okufuna ebyapa

Minisita avunaanyizibwa ku z’ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ebibuga Judith Nabakooba avuddeyo nasaba Bannayuganda okukozesa omukisa gwa Pulojekiti empya eya…

Abazigu babbye emotoka yaba Ppaatiri mukuziika Aponye

Abazigu abatanategeerekeka balabiriza basajja Bakatonda okuva mu Bulabirizi bwe Kigezi okukkakana nga bababbyeko mmotoka kika kya Suzuki nnamba…

Mujje munnyonyole obuwumbi 9 kyebwakola – Sipiika

Ababaka ba Palamenti batadde Offiisi ya Ssaabaminisita ku ninga ennyonyole engeri gyebasaasanyamu obuwumbi 9 n’ekitundu kukutendeka Abavubuka mu…

Pulezidenti wa Iran amalirizza obugenyi bwe mu Yuganda

Oluvannyuma lwokumaliriza obugenyi bw’olunaku olumu omwabadde okuteeka omukono ku ndagaano z’enkolagana 4 okuli okuggyawo visa wakati w’amawanga gombi,…

Sipiika ayise bekikwatako ku bubenje obuggwa ku nguudo

Sipiika wa Palamenti Anita Among yayise bukubirire Minisita avunaanyizibwa ku by’enguudo n’entambula wamu n’abakulu mu Uganda Police Force,…

Abasirikale ba Poliisi ne Prisons 41 bamalirizza emisomo e Bwebajja

Omukolo gwokutikkira abasirikale abakulu mu Uganda Police Force 41 ku Senior Command and Staff Course abolusoma lwa 006/2022/2023…

Eno yeemu ku za bba wange – Ddereeva w’emotoka etaliiko nnamba

Omusirikale wa Poliisi y’ebidduka olunaku olwaleero ayimirizza emotoka etalina nnamba ku ssomero lya Aga Khan Primary School, bwabuuzizza…

Ddereeva wa Aponye akwatiddwa Poliisi

Moses Buyinza Isabirye, Ddereeva w’omugenzi Apollo Nyegamehe, aka Aponye, akuumirwa mu kaduukulu ka Uganda Police Force e Ntungamo…