Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Minisitule y’Ebyettaka etongonzza enkola eneyamba Abantu okufuna ebyapa

July 15, 2023 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku z’ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ebibuga Judith Nabakooba avuddeyo nasaba Bannayuganda okukozesa omukisa gwa Pulojekiti empya eya Competitiveness and Enterprise Development Project – CEDP eyamba Bannayuganda kati okufuna ebyapa mu bitundu byabwe.
Minisita ategeezezza nti wansi Project eno basobodde okuggulawo Zonal Land Offices 22 era nga zateekeddwamu buli kimu ekikwatagana n’ebyettaka ezibayamba okugoba ku byapa, okusomesa Abantu ku by’ettaka wamu n’okugonjoola ensonga z’ettaka.